Kenzo curses Rema #uganda #uae #kampala #africa #botswana #usa #dubai #trending #celebritynews #togo

Post navigation

33 Comments

  • Rema toyina jewamujja wamusanga ne talent ye. Ebyo nkakasa ogamba balala lwakuba ba inlaws twasama nnyo naffe. Watugamba mwayogera kunsonga zammwe ezokwawukana naye ffe tetutegeera. Kyokka naffe ewaffe sibilungi. Oba twabaki??
    Uhmmm

    • if you follow their conversations kenzo wasn’t interested in Rema kati ate awo amusigalamu atya

    • Okitegera. Singa tekamusigalamu, singa talina nabudde bumwogerako. Kale weswaza, ate nenyamutoro obera omuwebula bwosigala nga ononoza Rema.
      Respect yourself and your new baby maama.

  • Didn’t you find her singing 😂😂😂😂do you have a song with her already she had management how did you lift her up

  • Kale singa nze Nyamutooro I would feel insecure. Omukazi Rema yafumbirwa, azalidde omusajja, ali lubuto lwakubiri ne Hamza lwaki tomwesonyiwa notererela ku Nyamutooro. Yetakwogerako wadde.

    • Kenzo is disrespectfully nyamutolo by keep referring to Rema. Ebyo twabilaba ku Lwasa ne Diana Nabatanzi. Rema wamuvuluga, wali olowooza teri ayinza kumujja kumudala. Respect your new wife please.

  • Rema thank you for you maturity- toyina wadde kyewali onyeze kumuntu ono, wabula ye ayogera bingi bingi.

  • Nyamutoro is in the shadows of Rema,She still shines,even in his heart! Man keep quiet !

    • Greetings from UK 🇬🇧. Please Rema, respect a fool, to avoid noise.
      Please do not respond to any idiocy statements that are aiming to bring you down. You happily married and moved on. Is it really at this particular moment for him to come out and say all these deaming statements. Lwaki tayogera kunyina wa maya . Ekitegeza okyamuluma nyo.
      Teli muntu ayawukana namuntu, nabela nga musanyuffu nomuntu omulala gwalina, tabela nabudde bwogera ku X way. Obudde nze ndowooza nti yandi badde abumalila ku love ye jalimu noyo gwalina.
      Okyabalumya nyo mukwano. Keep winning and moving. Silence wins.

    • @@meemeprossy me I lost respect for Rema the second I learnt that she was having an affair with Kenzo. I regained it the second she started seeing doctari.

  • Rema muggo ate akuluma mulunji wamikisa yafuna amutegeela ate yakulila mukibuga wepankile muli webaze ne katonda nti yakuzaalila kubulunji bweyaliko tolina kyotugamba omukazi bwakuzaalila oba tobanja

  • Kenzo sirikako munange atayogedde teyejjusa rema wamusanga alina talent ye lasta yali amaze omulaga ekubo kati keep quiet sebo

  • Naye kino ekisajja mwattu kyawutila dala kale oli kisajja sajja wama big up rema and hamza❤

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Optimized by Optimole